Okukunganya, Okukozesa, n’Okugabana Amawulire
Ffe banyini mawulire ffekka agakungaanyiziddwa ku mukutu guno. Ffe Tulina omukisa okukungaanya amawulire gemutuwa munkola eya kyeyagalire nga mu yita ku email, oba ng’oyita ku mukutu gw’okulonda, oba okukwatagana okulala obutereevu okuva gy’oli, gamba ng’okubuuza ku buyambi. Tetujja kutunda wadde okupangisa amawulire gano eri omuntu yenna. Tujja kukozesa ebikukwatako okukuddamu, ku bikwata ku nsonga lwaki watutuukirira. Tetujja kugabana bikwata ku muntu yenna ow’okusatu ebweru w’ekibiina kyaffe, okuggyako nga bwe kyetaagisa okutuukiriza okusaba kwo.
Bw’owaayo endagiriro yo eya email okusobola okufuna ebikozesebwa eby’obwereere, okkirizza okufuna amawulire n’ebipya okuva gye tuli. Osobola okuva ku mpuliziganya zino essaawa yonna ng’onyiga ku linki “unsubscribe” mu email yonna oba ng’otutuukirira butereevu.
Okuggyako ng’otusabye obutakikola, tuyinza okukutuukirira nga tuyita ku email mu biseera eby’omu maaso okukubuulira ku bintu eby’enjawulo, ebintu oba empeereza empya, oba enkyukakyuka mu nkola eno ey’ekyama.
Ebiragiro
Tukusaba amawulire okuva gyoli mu nkola yaffe erimu okwekeneenya. Okutugulako , olina okutuwa ebikwata ku bantu b’oyinza okutuukirira (nga amanya, email, n’endagiriro ez’ebika ebirala) n’amawulire agakwata ku by’enfunayo (nga ennamba ya kaadi za bank, olunaku lw’eggwaako). Amawulire gano gakozesebwa okusasula ssente n’ebintu ebirala. Bwe tufuna okusoomozebwa kwona mukukuwereza, tujja kukozesa amawulire gano okukutuukirira. bw’oteekayo okusabakwo ku mukutu gwaffe, otukirizza okukutukkirira nga tuyita ku email, okugabana ebirowoozo n’amawulire agakwata ku bintu byoyinza okwagala. Osobola okuva mu mpuliziganya zino essaawa yonna.
Cookies
Tukozesa “cookies” ku mukutu guno. Cookies ye data aterekebwa ku hard drive y’omutimbagano okuyambako okutereza engeri yokweyunga ku mukutu gwaffe n’okuzuula abantu abakyalira omukutu gwaffe entakera.ekyokulabirako, bwetukuzuula nga tukozesa cookies, tewandyeyunze kumukutu emirundi egisukka mu gumu, kale kikuyamba okulokola obudde ng’otekayo okusabakwo ngabwekudiringana. ku mukutu gwaffe. Enkola eno eya cookiesi era etusobozesa okulondoola engeri gyeyamba abantu baffe abajikozesa ate n’engeri gyetumbudde omukutu gwaffe .
Okunoonyereza n’empaka
Oluusi n’oluusi omukutu gwaffe gusaba amawulire nga guyita mu kunoonyereza oba empaka. Okwetaba mu kunoonyereza oba empaka zino sikwabuwaze era oyinza okusalawo okwetabamu oba okugaana n’olwekyo n’ofulumya amawulire gano. Amawulire agasabibwa gayinza okubamu ebikwata ku bantu b’oyinza okutuukirira (nga amannya n’endagiriro endala), n’ebikwata ku bika byabantu nga emyaka n’enkula . Ebikwata ku bantu bijja kukozesebwa okutegeeza abawanguzi n’okugaba ebirabo. Amawulire agakwata ku kunoonyereza gajja kukozesebwa olw’ebigendererwa by’okulondoola oba okulongoosa enkozesa yomukutu guno mungeri ematiza
Okuyingira kwo n’okufuga Amawulire Oyinza okuva mu bantu bonna ab’okutumbula eby’amaguzi okuva gye tuli mu biseera eby’omu maaso ekiseera kyonna. Bino osobola okubikola essaawa yonna ng’otutuukirira ng’oyita mu mboozi, email oba ennamba y’essimu eweereddwa ku mukutu gwaffe:
sooka wetegereze olabe oba waliwo bwino yena gwetukulinako.
Kyusa oba tereeza bwino yena gwetukulinako
tukirize okusangula bwino wo
yoleka obweralikirivu bwo gyetuli kungeri gyetukozesamu bwino wo.
Obukuumi
Tukola emitendera egy’omutindo gw’amakolero okukuuma amawulire go agakwata ku nkolagana. Bw’oweereza amawulire amakulu ng’oyita ku mukutu, amawulire go gakuumibwa butiribiri mutimbagano ne wabweru w’omutimbagano. Buli lwe tukuŋŋaanya amawulire amakulu (nga amawulire agakwata ku kaadi zo eza bank), amawulire gano gatekebwako obwerinde obwejawulo okutuusa lwetugafuna era mubukuumi obusinga. Kino osobola okukikakasa ng’onoonya akabonero akalaga kkufulu akasangibwa mu ndagiriro Tetutereka mawulire gakwata ku kadi zo eza bank kumikutu gyaffe. Wadde nga tulina obukuumi obwejawulo ku mawulire amakulu agaweerezeddwa ku mutimbagano, Abakozi bokka abeetaaga amawulire ago okukola omulimu ogw’enjawulo (okugeza, okusasula ssente oba okuweereza bakasitoma) be bakkirizibwa okufuna ebikwata ku muntu. Kompyutaoba emikutu mwe tutereka amawulire gaffe gona gikuumibwa butiribiri
Bw’oba owulira nti tetugoberera nkola eno ey’ekyama, wandibadde otutuukirira.
Tukimanyi nti oyagala okuleeta enjawulo! Weegatte ku Love God Greatly mu bubaka bwayo okulwanyisa obutasoma Bayibuli mu nsi yonna n’okuwa abantu ebikozesebwa mu kuyiga Baibuli mu nnimi nnyingi nga bwe kisoboka.
Ng’ekibiina ekitali kya magoba, Love God Greatly eriwo olw’obugabi bw’abakyala nga ggwe abaasazeewo okuteeka ssente si nti ddala kikulu.
Buli kuwaayo kulina kye kukola mu by’omwoyo ku bulamu bw’abakyala abalala!